News
Gavumenti ekakasizza ng’eggwanga bweriweddemu ekirwadde kya Ebola.Bino bikakasiddwa minisita w’ebyobulamu Dr.Jane Ruth Aceng ku mukolo ogubadde mu disitulikiti y’e Mbale.
MUNNAYUGANDA omulala afiiridde mu ntiisa bw’akubiddwa amasasi e South Africa n’afiirawo mu bbanga lya myezi ebiri gyokka oluvannyuma lw’abalala babiri abattiddwa mu nzita y’emu.
Omutukuvu Paapa Francis agenze okufa nga waliwo abafumbo e Mityana bawadde omukisa ogw’enjawulo.Omukisa gutusiddwa Ssentebe w’olukiiko olw’abeepisikoopi omusumba Joseph Antony Zziwa, nga abfumbo bano ...
Abantu abakununkiriza mu mitwala ana beebagenze e Vatican okuziika Paapa Francis.Emmisa ekulembeddwamu ddiini wa abakalidinaali Giovanni Battista Re n’asaba abakulembeze ababaddewo okukolerera ...
Omutukuvu Paapa Francis aziikiddwa mu basilica ya St Mary Major Maggiore ng’eno eri wabweru wa Vatican.Omubiri gussiddwa mu mmotoka y’obwapaapa era nga ku nguudo abakungubazi bagenze bagusiibula.
Kaliisoliiso wa gavumenti Betty Olive Namisango Kamya ng’ali wamu n’aba minisitule y’amasannyalaze balambudde ebbibiro ly’e Isimba ne bakakasa ng’omulimu ogwakolebwa bannansi ba China bwebaakola ...
Abazadde abatandikawo essomero ly'ekitundu (community school) elya Nakitoma SSS mu disitulikiti ye Nakasongola bakukulumidde gavumenti okulitwala kyokka abasomesa ababadde bakolamu ne bataweebwa ...
Gavumenti bagisabye ekkirize abazadde baleetengayo akasente akasaamusaamu okusobola okubaako bye bakola mu masomero gano ...
Eggye lya UPDF litegeezezza ng’abayeekera ba ADF bwe banafuuyidde ddala olw’ennumba ezizze zibakolebwako eggye lya UPDF ne bannaabwe aba DR CONGO ...
ABASUMBA ba Balokole batadde gavumenti n’ebitongole by’okwerinda ku nninga binnyonnyole lwaki tebinnakwata omusumba Joseph Ssenyonjo vva mu busibe gwe balumirizza okuwabya abantu nga yeerimbise mu ...
Some results have been hidden because they may be inaccessible to you
Show inaccessible results